Okulwanyisa ebiwuka ebiyitibwa root knot nematodes mu nva endiirwa

Nematodes buwuka bwa ntiisa obubeera mu ttaka ne mu mirandira gy’ebirime n’omuddo bingi eby’enjawulo. Nematodes nnyangu okuziyiza okusinga okulwanyisa. Ekyama kiri nti: okulima endokwa ennungi; okusaanyaawo ensibuko zonna eza Nematodes mu nnimiro yo ey’enva endiirwa n’ebitundu ebiriranyeewo; okukyusakyusa ebirime ebigumira Nematodes; era weewale okuyingiza Nematodes okuva mu nnimiro endala. Abalimi mu bugwanjuba bwa Benin batulaga engeri y’okulwanyisamu Nematodes.

Current language
لوجاندا
Need a language?
If you would like this video translated into other languages, please contact kevin@accessagriculture.org
Translated in
UGANDA
Translation funded by
GIZ-KCOA
Uploaded
10 months ago
Duration
15:42
Produced by
Agro-Insight