Akawuka ka cassava mosaic
Uploaded 5 months ago | Loading
11:39
Reference book
Obulwadde bwa cassava mosaic virus bulwadde bwa kaawa obukulu obuleeta amakungula amatono. Kiyinza okutegeerwa ku bikoola bya muwogo ebirina amabala okuva ku kiragala omutangaavu okutuuka ku kyenvu. Obulwadde buno buweebwa ekimera kino enseenene enjeru. Obulwadde buno tebusobola kuwona wabula busobola okwewalibwa. Okutangira obulwadde bwa cassava mosaic virus tulina okukozesa ebikoola ebitannalumbibwa bulwadde buno. Okusinga byonna, tulina okusimba ebika ebigumira obulwadde buno.
Current language
Luganda
Produced by
Songhaï Centre