<<90000000>> viewers
<<320>> entrepreneurs in 18 countries
<<5432>> agroecology videos
<<110>> languages available

Okukyusakyusa ebirime n’ebyo eby’empeke

Uploaded 2 months ago | Loading

Ebimera by’emmere ey’empeke bikulu mu kukyusakyusa ebirime, kubanga bikendeeza ku muddo n’okugaggawaza ettaka nga bikwatagana ne bakitiriya ezitereeza nayitrojeni mu ttaka. Okukakasa nti ettaka lyo lirina obuwuka obutuufu, osobola okugula eddagala erigema obuwuka bwa Rhizobium. Obuwuuka bwa Rhizobium busobola okuwangaala emyaka egiwerako mu ttaka lyo, n’olwekyo teweetaaga kugema kirime kyo eky’ebinyeebwa buli mulundi.

Current language
Luganda
Produced by
Nawaya
Share this video:
How you can help... Your generous donation will enable us to give smallholder farmers better access to agricultural advice in their language.

With thanks to our financial partners