<<90000000>> viewers
<<320>> entrepreneurs in 18 countries
<<5432>> agroecology videos
<<110>> languages available

Enkola ey’okulwanyisa ebiwuka ku bibala

Uploaded 6 months ago | Loading

Ebiwuka byonoona ebibala bisonseka amagi gabyo mu bibala. Ekiwuka ekimu kisobola okubiika ebikumi n’ebikumi by’amagi, agafuuka envunyu enjeru ezirya munda mu bibala. Singa tewaba kikolebwa, ebiwuka bino byeyongera mu muwendo mangu era bisobola okusaanyaawo ekirime kyo kyonna. Bulijjo gatta enkola ez’enjawulo: • Teeka emitego; • Kozesa ebissi eby’emmere; • Wettanire ebinyomo. • Kung’aanya era osanyeewo ebibala byonna ebigudde.

Current language
Luganda
Produced by
Agro-Insight
Share this video:
How you can help... Your generous donation will enable us to give smallholder farmers better access to agricultural advice in their language.

With thanks to our financial partners