Okukola ekiyumba ky’enjuki eky’omulembe
Uploaded 3 months ago | Loading
15:30
Reference book
Mu biyumba by’enjuki eby’ekinnansi, enjuki zeekolera ebikomo byazo ebya wax ebitera okukwatagana, n’olwekyo okukungula omubisi gw’enjuki kizibu. Enjuki esobola okuggyibwa emirundi ebiri oba esatu gyokka omwaka mu kiyumba ky’enjuki eky’ekinnansi. Ekiyumba ky’enjuki eky’omulembe kivaamu obuzito bw’omubisi gw’enjuki emirundi ebiri oba esatu bw’ogeraageranya n’ekiyumba ky’enjuki eky’ekinnansi.
Current language
Luganda
Produced by
Practical Action Nepal