Okugatta endokwa z’emiyembe
Uploaded 1 week ago | Loading
15:25
Reference book
Mu kugatta, ekikolo ekito okuva mu kika ky’emiyembe ekisinga okwettanirwa kisibibwa ku kikolo. Endokwa ejja kumerako emirandira nga gw’emusinji gw’omuti. Kino kiyitibwa ekikolo. Ekikolo ekito ekisimbibwa ku kikolo kiyitibwa scion. Kino kijja kukula kisakaatire.
Current language
Luganda
Produced by
Practical Action, Bangladesh and Nepal, Christian Commission for Development in Bangladesh (CCDB)