Okukuuma amata nga mayonjo era nga malamu
Uploaded 4 months ago | Loading
12:00
Reference book
Ebifo omukungaanyizibwa amata eby’omulembe bigula amata amabisi okuva mu balimi n’abalunzi b’omu kitundu okukola ebintu bingi eby’enjawulo. Kkampuni eno esasula omuwendo ogw’obwenkanya, naye yeetaaga obuyonjo obukakali: bagula mata gokka amayonjo era amapya.
Current language
Luganda
Produced by
Agro-Insight