SLM05 Okulundira mukifo ekimu ne Biogas
Uploaded 5 months ago | Loading
7:08
Enkola eyokulundira mukifo ekimu kwe kutema emmere y’ebisolo n’etwalibwa mu nte nga zino zikuumibwa mu biyumba. Kituukira ddala awali ettaka eritali ddene. Obusa ente bwe zifuluma bwe butabuddwamu amazzi busobola okuwa amafuta g’ekkolero lya biogas. Okutabula methane ne carbon dioxide osobola okugukozesa okufumba oba okwasa amataala ate ebisigadde nga bikaluba bikola ekigimusa ekirungi.
Current language
Luganda
Produced by
Countrywise Communication, CIS Vrije Universiteit Amsterdam