Okumulungula okulungi, okulondamu era n’okukaza duuma
Uploaded 1 month ago | Loading

14:54
Sooka oyanikemu dduuma wo ng’okali kumumulungula. Musense ku tundubali era omulondemu. Kaza dduuma wo mu musana pereketya ku tundubali, era kyusangamu buli kisera. Ng’okali kumutereka, piima ekibugumirize ng’okebeza maloboozi dduuma gakola, Leka dduuma awole ng’okali kumutereka.
Current language
Lusoga / Soga
Produced by
Songhai and Helvetas