Okuliisa Amakovu
Uploaded 2 years ago | Loading
9:23
Ennyama y’amakovu nnungi gy’oli, era erimu ebirungo ebizimba omubiri, ayoni ne kalisiyamu okusinga ennyama y’ente - n’ekibumba. Kiyamba nnyo naddala eri abaana, n’abakyala abali embuto oba abayonsa. Okuddukanya ffaamu y’amakovu kyangu era tekikwetaagisa ssente nnyingi oba ekifo. Mu katambi kano tugenda kulaba engeri abalimi mu maserengeta ga Benin gye baliisa amakovu gaabwe mu kiyumba.
Current language
Luganda
Produced by
AMEDD, MOBIOM, Nawaya, Songhaï Centre