Okukola nnakavundira okulwanyisa obulwadde oba emimera ebibi
Uploaded 2 years ago | Loading

10:14
- English
- Arabic
- French
- Portuguese
- Amharic
- Ateso
- Bambara
- Bariba
- Bomu
- Buli
- Chichewa / Nyanja
- Chitonga / Tonga
- Dagaare
- Dagbani
- Dendi
- Fon
- Frafra
- Fulfulde (Cameroon)
- Gonja
- Hausa
- Kikuyu
- Kiswahili
- Kusaal
- Luganda
- Luo (Lango - Uganda)
- Lusoga / Soga
- Malagasy
- Mooré
- Nago
- Peulh / Fulfuldé / Pulaar
- Sisaala
- Wolof
- Zarma
Nnakavundira wa maanyi okusinga obusa. Ekitakimanyiddwa nnyo kwe kuba nti obuwuka obutonotono obuli mu nnakavundira bulumba ensigo z’omuddo omubi mu ttaka nezizitta. Nnakavundira era akendeeza ku bungi bw’omuddo omubi ogwandimeze, era akendeeza ku buzibu bwagwo ku birime by’emmere ey’empeke. Ka tulabe engeri abalimi mu bukiikakkono bw’obuvanjuba bwa Mali gye bakolamu nnakavundira ng’akamu ku bukodyo bw’okutangira omuddo omubi n’okwongera obugimu bw’ettaka mu ngeri ey’omuggundu.
Current language
Luganda
Produced by
Agro-Insight, AMEDD, Countrywise Communication, FLASH, Fuma Gaskiya, ICRISAT, INRAN, UACT