Okusiiga ensigo z’emmere ey’empeke mu ngeri ey’obutonde
Uploaded 1 year ago | Loading
12:16
Ekikuta eky’obutonde kikuuma ensigo yo okuva ku binyonyi n’ebiwuka, era kiwa endokwa ento obunnyogovu n’ebiriisa eby’enjawulo. Osobola n’okusiga ensigo ezisiigiddwa nga bukyali nnyo, ng’enkuba tennatandika.
Current language
Luganda
Produced by
Access Agriculture, IVTSANE