<<90000000>> viewers
<<240>> entrepreneurs in 17 countries
<<4135>> agroecology videos
<<105>> languages available

Okuliisa embuzi ez’amata

Uploaded 1 year ago | Loading

Embuzi zirya kumpi buli kintu kyonna. Naye embuzi bwe zikuumibwa nga zisibiddwa oba nga ziggaliddwa, zeetaaga amazzi amangi, emmere etabuddwa obulungi ng’ate emala.Bwe tuwa embuzi emmere buli lunaku, tusobola okutuukiriza ekitundu ku byetaago byazo mu maanyi, puloteyina, vitamiini, n’ebiriisa ebirala. Kaza omuddo okumala ennaku nga ssatu nga tonnagabula mbuzi zireme kuzifuna kiddukano. Nga zinywa amazzi embuzi z’amata zigaaya bulungi emmere y’azo ne ziwa amata amangi. Ebimera ebimu nabyo biziyamba okukola amata okusinga ebirala, ng’abalimi abamu mu Kenya bwe bannyonnyola.

Current language
Luganda
Produced by
Environmental Alert, DAES, KENFAP, Egerton University
Share this video:
How you can help... Your generous donation will enable us to give smallholder farmers better access to agricultural advice in their language.

Recent Videos

With thanks to our sponsors